Kitegeza ki okukiriza Yesu nga omulokozi wo?Wakiriza Yesu ng'Omulokozi wo? Okutegera ekibuzo kino, olina okusoka okutegera "Yesu Kristo", "kyabulinomu" "Omulokozi". Yesu Kristo yani? Abangi akiriza nti Yesu Kristo musajja mulungi, musomesa mukulu, oba mutume wa Katonda. Bino byonna bituffu, naye tebyogelera ddala Yesu Kristo yani. Baibuli etugamba nti Yesu ye Katonda mu mubiri, mubuntu (Ssoma Yokaana 1:1,14). Katonda yaga munsi okutusomesa, okutowonya, okutowabula n'okutosonyiwa - n'okutufirira! Yesu Kristo Ye Katonda, Omutonzi ayinza byonna. Wamukiriza? Omulokozi yani, era lwaki tumwetaga? Baibuli etugamba nti fena twayonona, netukola ebibi (Abarumi 3:10-18). Olwebibi byaffe, tusanira okubonerezebwa Katonda ekibonerezo ekitaliko nkomerero (Abarumi 6:23 , Okubikkulirwa 20:11-15) yensonga lwaki twetaga omulokozi. Yesu Kristo yagya Kunsi natufirira. Okufa kwe kwasasula ebibi byaffe bwona (Abakolinso 5: 21). Yafa nasasula ebibi byaffe. Okuzzukira kwalaga nti ebibi byaffe bisasudwa. Yensonga lwaki Yesu yeka y'Omulokozi. (Yokaana 14:16, Ebikolwa byabatume 14:12). Wesiga Yesu ng'Omulokozi wo? Yesu Mulokozi wo? Abantu abasinga balowaza Obukiristayo kwe ku genda mu Kanisa nokukola emikola gye Kanisa oba obutakola bibi. Obwo sibwebuKristayo, ObuKristayo kwekubera nenkolagana ne Yesu Kristo. Kitegeza okukiriza Yesu ng'Omulokozi wo nokumwesiga. Tewali alokolwa nakukiriza kwabala. Tewali asonyiyibwa nga akoze ebikolwa ebirungi ebimu. Engeri yoka eyokulokolwa kwekukira Yesu ngo Omulokozi wo, okwesiga nti okuffa kwe kwasasula ebibi byo era ekuzukira kwe kukakasa nti ogyakubera nobulamu obutagwawo. (Yokaana 3: 16) Gwe Yesu mulokozi wo? Bwoba oyagala okukiriza Yesu nga Omulokozi wo, ddamu ebigambo bino. Jukiranti esala eno oba endala yona tegyakulokola. Wabula okukira mu Yesu Kristo nebikolwa bye byonna kumusalaba kyekisobola okulokola. Eno esaala yakulaga Katonda nti omwesiga era omweyanza okuwa obulokozi "Katonda manyi nti nyononye era nsanira kubonerezebwa, naye nzikiriza nti Yesu Kristo yatwala ekibonerezo kyenali nsanira. Mukumwesiga nsobola okusonyibwa. Nzikirizibwa okusonyibwa ko era nkwesiga ondokole. Nzikiriza Yesu nga omulokozi wange. Webale nnyo okunsonyiwa nokumpa obulamu obutagwawo. Amina!" Osazewo okukiriza mu Kristo okusinzira kubyosomye wano? |