the way of salvation



Ekigenderelwa kyo Obulokozi kye ki era ekubo lyobulokozi lyeririwa?

Enjala ekuluma? Ssi eyemere wabula eyekintu ekisinga mubulamu? Waliwo ekintu mugwe ekitakuta? Bwoba owolira bwotyo, Yesu lyekubo "Yesu nagamba nti nze mmere ey’obulamu: ajja gyendi enjala terimuluma, anzikiriza enyonta terimuluma na’katono" (Yokaana 6:35)

Obuzabuzidwa? Ekigendererwa kyo tokiraba mu Nsi? Olinga alimukizikiza? Bwoba bwotyo Yesu lyekubbo era yagamba nti "Nze musana gwe nsi: Angobelera taatambulirenga mukizikiza, naye anabanga nomusana gwobulamu" (Yokaana 8:12)

Owuliringa nga atalina bulamu? Ogezezako amakubbo mangi notafunayo kitufu? Ononya bulamu buguzu? Ekyokudamu Yesu lye kubo! Yesu yagamba nti "Nze mulyango: Omuntu bwayingirira munze alilokoka, aliyingira, alifuluma, alilaba eddundiro." (Yokaana 10:9)

Abantu bakuyiye? Oviramu awo munkolagana zo n’abantu? Olowoza nti abantu bakwefunira? Bwebiba bwebitywo, Yesu lye kubo! Yagamba nti "Nzemusumba omulungi: awayo obulamu bwe olwendiga. Nze musumba omulungi: era ntegera ezange nezange nzintegera" (Yokaana 10:11, 14)

Webuza ebidirira ng’obulamu bwensi eno buwedewo? Okoye okuberawo olwebintu ebyononeka? Webuza oba obulamu bulina ekigendererwa? Oyagala obulamu ngo omaze okufa? Bwekiba nga kyeko, Yesu lye kubo! Yesu yagamba nti "Nze kuzukira, nobulamu akiriza nze newankubade ngafude aliba mulamu abulimuntu mulamu akiriza nze talifa emirembe nemirembe" (Yokaana 11:25-26)

Ani Kubo? Ani mazima? Ani bulamu? Yesu nadamu nti "Nze kubo n’amazima n’obulamu, tewali ajja eri Kitange wabula ng’ayita munze" (Yokaana 14:6)

Enjala jowolira yamwoyo, Yesu yeka yasobola okukusa. Yasobola kuja mukizikiza. Yesu lyekubo lyobulamu. Mukwano gwo era yemusumba wo. Yesu bwebulamu mweno ensi nedako. Yesu lyekubo lyobulokozi.

Enjala jowolira, enzikiza jolaba, ensonga lwaki abulamu tobutegera eri nti wayawukana ne Katonda. Baibuli etugamba nti ffena twayonona era twayawukana ku Katonda. (Omubulizi 7:20; Abarumi 3:23) Enkolagana yaffe ne Katonda eyononeka olwebibi byaffe. Ekisingira ddala obubi ebibi byaffe bitwawukanya ne Katonda emirembe nemirembe, mubuno obulamu nobudako. (Abarumi 6:23; Yokaana 3:36)

Ekizibu kino kigwawo kitya? Yesu lye kubo! Yetika ebibi byaffe (2 Abakolinso 5:21). Yesu yafa kulwaffe (Abarumi 5:8) natwala ekibonerezo ekyali kitusanira. Oluvanyuma lw’enaku satu yazukira okuva mubafu nakakasa obuwanguzi ku kufa ne ekibi. (Abarumi 6:4-5) Lyaki? Yesu agamba nti: "Tewali alina kwagala kunene okusina kuno omuntu okuwayo obulamu bwe olwamikwano gye". (Yokaana 15:13) Yesu yafa ffe tubeere nobulamu bye tumwesiga ebibi byaffe bigibwawo. Enjala yaffe eyomwoyo ejakugwawo. Enzikiza egyakugibwawo, tujakutegera mukwano gwaffe asingayo era omusumba waffe omulungi. Tujakutegera nti tujjakubera n’obulamu nga tuvudde mubulamu bwensi ne Yesu.

"Kubanga Katonda byeyagala ensi nokuwayo nawayo omwana we eyazalibwa omu yeka, bulimuntu yena amukiriza eleme okubula naye abeere nobulamu obutagwawo." (Yokaana 3:16)

Osazewo okukiriza mu Kristo okusinzira kubyosomye wano? Bwoba okiliza, nyiga epesa eligamba nti "Nzikiriza Kristo lero."



AMAZING GRACE BIBLE INSTITUTE